An-Known - Tonelabira (Official Music Video)

An-Known - Tonelabira (Official Music Video)

An-Known Tonelabira Official Music Video 2021
Tonelabira Official Video Thanks For Your Support To You My Dear Fans

Follow An-Known:
Instagram:https://instagram.com/anknown_prosper...
Facebook:https://www.facebook.com/An-Known-612...
Twitter:https://twitter.com/AnknownProsper?s=09
Tik tok:https://vm.tiktok.com/ZMeCtjAsg/

Like, Comment, Subscribe Thanks

FC Recordz
Producer: Pro Spot
Video Director: Darlington

Lyrics:
[Intro]
Ahh nhaa yeah yeah yeah yeah yeah eeehhhhh
Nkusaba tonerabira aah aah

[Verse]
Nkomekerede ng'omudaawa,
Gwenalonda nze gwenjagala tanjagala.......
Gwogamba atabe gwe anaaba ani?
Nze nga nakwesiga nyo bambi,
Manya ensobi zange zijuza Uganda,
Love jenina eyiyo ejuza mayanja....
Ogamba nyiiza nyo kituufu
Atakunyiize olimusanga wa dear???
Newolifunayo omulala eyo alikubiibita atali nze atukiride talabika..
laidyyyy...
Omutima oguletedde okwekyaawa ,
Ntereeza wano otabangula wali oli kirwadde era gwe daawa
Gwe dagala oooohhhhh yeeaahhh

[Chorus]
Nyabo tetukaka love tubirekere awo,
Bwoba eyo, jolaga tonelabira eehh
Bwotuka eyo, nkusaba tonelabira aaahh
Love Uhhh Uhh Uh tonerabira Ah Ah

[Verse 2]
Kirooto kyange kyali kyakukwesigaliza bwoba olaba tekisobooke ngambaaa....
Gwe manya up and down yegwe mubanji gwenalonda dear madam
Tompa suubi nga tonjagale
Nkusaba omutima togulekera embale
Nabaalugera bagamba emeeme katale
So nga bwovaawo negunyogoga nti kale
Kituufu ndi muntu era nsobya
Mungeri emu oba endala
Nze naawe tetuli bikoola
Gwe manya nkwesigamako nti oli mpagi yange ID yeah..
Yes I'll be fine yeah, am trying how to leaving off your love, love love
With you am feeling only down, down, down
Kyoba omanya ewange kitalo talo talo,
Ewange gwe master passport ewuwo nze gwoyita liar.

[Chorus]
Nyabo tetukaka love tubirekere awo,
Bwoba eyo, jolaga tonelabira eehh
Bwotuka eyo, nkusaba tonerabira aaahh
Love Uhhh Uhh Uh tonelabira Ah Ah
Hnmmmhm.... Tonelabira.

#AnKnown #Tonelabira #OfficialVideo #SoulMusic #RnB #AnknownProsper #FC Recordz

an knownsoul musictonelabila anknown

Post a Comment

0 Comments